Ebifaananyi

COVID-19: Mu katale e Nateete abantu bayingira kyere, awatali kunaaba mu ngalo!

Wadde mu bitundu by’e Nateete waliwo abantu abatandise okwekolamu omulimu okukwata bannaabwe atambula nga tebambadde masiki n’okuzitambuliza mu nsawo, bo ab’akatale k’e Nateete bakyesuuliddeyo gwa nnagamba.

COVID-19: Mu katale e Nateete abantu bayingira kyere, awatali kunaaba mu ngalo!
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Atuwadde eggulire lino atugambye nti abantu bangi abayingira mu katale kano nga tebambadde masiki nga ne ku mulyango bayitawo nga tebambadde masiki.

Ku miryango tekuli bayambako kukwasizza biragiro ekitadde obulamu bw’abasuubuzi n’abantu abayingiramu mu matigga.

Dsc 0735

Dsc 0735

Dsc 0738

Dsc 0738

Dsc 0742

Dsc 0742

Tags: