Ebifaananyi

Ab'e Nateete tebalinze KCCA ne beekwatiramu okugogola emyala

Abatuuze b'e Nateete mu Kigagga zone beekozeemu omulimu gw'okugogola emyala egibaviirako amazzi okwanjala mu mayumba gaabwe.

Abatuuze nga bagogola emyala
By: Martin Kizza, Journalist @New Vision

Bategezeeza nti enkuba buli lw'etonnya amazzi gabasumbuwa kwe kusalawo okwekolamu omulimu balongoose emyala.

Bano baludde nga basaba KCCA okubagogolera emyala gino naye nga teyeefiirayo kwe kusalawo bagyekolereko mu nkola ya nnyini mufu y'akwata awawunya.

Dsc 0032

Dsc 0032

Dsc 0048

Dsc 0048

 
Tags:
Nateete
emyala
abatuuze