Katuukiro wa Busoga Dr Joseph Muvawala ayimirizza enteekateeka zokukwata sente ez’embaga ya mwenemu ku Sheraton hotel mu kampala okutuusa ku bbalaza. Kati abitaddemu engatto okugenda e Jinja akutikkule ettu erigenda okumukwasibwa abaana b’amasomero enkya. Mu kusooka ebitongole n’abantu ssekinomu bawaddeyo kavu eri embaga ya Kyabazinga