Agabuutikidde OBULWDDE BWA KALUSU BUSAZEEKO BUKOMANSIMBI

Distuliki y’e Bukomansimbi eteereddwako kalantini wa mwezi Mulamba nga teri kutambuza bisolo yadde ebibivaamu okumala omwezi Mulamba. Kiddiridde obulwadde bwa Kalusu okusalako disitulikiti ng’okusinga buli mu magombolola 5 agaliraanye district ezaasooka okulumbibwa. Abaayo basabye gav’t okwanguya okubafunira eddagala erigema ebisolo byabwe.

Agabuutikidde OBULWDDE BWA KALUSU BUSAZEEKO BUKOMANSIMBI
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#AGataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision