NSSF erabudde abakozesa abataagala kusasulira bakozi baabwe ssente za kittavvu!
Ab’ekitongole kya NSSF bawadde abakozesa emyezi ebiri nga basasudde ensimbi z’abakozi baabwe eza NSSF oba si kkyo baakutwalibwa mu kkooti. Bino amyuka akulira ekitongole abibuulidde bannamawulire ku kitebe kyabwe mu Kampala.
NSSF erabudde abakozesa abataagala kusasulira bakozi baabwe ssente za kittavvu!