Vidiyo

Omusawo ku ddwaaliro lya Gavumenti e Kassanda akwatiddwa n'eddoozi emitwalo 10 egy'eddagala ng'alikwese mu ttooyi!!

Eddagala lye bamukutte nalyo lye liweweeza akawuka ka mukenenya era akwatiddwa mu kikwekweto kya NDA ng'efuuza abantu ababadde bagufudde omugano okubba eddagala lya gavumenti!

Omusawo ku ddwaaliro lya Gavumenti e Kassanda akwatiddwa n'eddoozi emitwalo 10 egy'eddagala ng'alikwese mu ttooyi!!
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

Tags:
Musawo
Ddoozi
Mitwalo 10
Ddagala