Abantu bakung'aanidde mu maka ga Alex Mukulu e Mmengo okumukungubagira!
Omuwandiisi w’emizannyo, omuyimbi era munnakatemba kayingo Alex Mukulu afudde. Mukulu afiiridde mu ddwaliro e Kiruddu oluvannyuma lw’egiseera nga mulwadde. Abantu bakung'aanidde mu maka ge e Mmengo okumukungubagira.
Abantu bakung'aanidde mu maka ga Alex Mukulu e Mmengo okumukungubagira!