Agakagwaawo mu ssengeko lya Ssenga
MULENZI ggwe, ozadde abaana abangi naye ogaanye okubalabirira. Obasuulira bazadde bo ng’okimanyi nti tebalina busobozi kubalabirira. Emmere gye babaliisa weerii naye ate okusoma, okulwala n’okusula ng’abaana bwe bateekeddwa okubeera, bazadde bo tebasobola kutuukiriza buvunaanyizibwa obwo.