Kasalabecca

Ebiri ewa SK Mbuga si birungi......

 Mbu omugagga ono alabika yafunamu obutakkaanya ne mukyala we Jalia Vivienne Mbuga

Ebiri ewa SK Mbuga si birungi......
By: Musa Ssemwanga, Journalist @New Vision

AMAWULIRE agava mu maka g’omugagga Sulaiman Kabangala amanyiddwa nga SK Mbuga gabuzabuuza.

 Mbu omugagga ono alabika yafunamu obutakkaanya ne mukyala we Jalia Vivienne Mbuga

. Olutambula lugamba nti omukyala takyasula mu maka gaabwe e Buziga. SK Mbuga ne Jalia eyakazibwako erya Mrs Ferrari, baakola embaga makeke mu 2016 era balina abaana nga babadde bakola ebintu eby’enjawulo nga bizinensi bombi ng’abafumbo.

Tags:
SK Mbuga
Sulaiman Kabangala