Ttuntu: ESSANYU!! ABATUUZE BE BUKASA BAWEEREDDWA ETTAKA, SSEMINTI N'AMABAATI.
Abatuuze b’e Bukasa e Bweyogerere e Kira nga eno gavumenti gyeteekateeka okuzimba omwalo gw’emmeeri balaze essanyu wakati mu mazina oluvannyuma lw’okusisinkana omukulembeze w’eggwanga gwebagamba nti yabawadde ettaka eddala webagenda okusengukira ssaako ebizimbisibwa ebisookerwako.Bano essanyu baliragidde mu lukungaana lwebakubye ku kyalo kino
Ttuntu: ESSANYU!! ABATUUZE BE BUKASA BAWEEREDDWA ETTAKA, SSEMINTI N'AMABAATI.