Abagenze ewa RDC okubatabaganya ku ttaka erikaayanirwa beekubiddeyo
Ettaka litabudde abooluganda ne bakubaganira ku ofiisi ya RDC w’e Kajjansi eyabayise okubatabaganya. Ettaka erikaayanirwa lya mugenzi Kezekia Makaabugo eyaliko omulamuzi mu kkooti ya Kisekwa,etaawuluza entalo z’ebika mu Buganda.
Abagenze ewa RDC okubatabaganya ku ttaka erikaayanirwa beekubiddeyo