Vidiyo

Abooluganda be balumbye ne babasaayira emmere olw'enkaayana z'ettaka basattira

Waliwo ffamire e Busaabala eri  ku bunkenke olw'ekibinja ky'abeeyita abaffamire be balumiriza okuva e Kyaggwe n'e Masaka  abaalumbye amaka gaabwe e Busaabala ne babasaayira emmere n'ebintu ebirala ebiri ku kibanja kino nga tebabeebuuzizzaako!

Abooluganda be balumbye ne babasaayira emmere olw'enkaayana z'ettaka basattira
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Ttaka
Baaluganda
Kulumba
Nkaayana