Vidiyo

Abakristaayo beeraliikirivu olw'abantu abawaangulwa mu kalulu abatakyayagala kusaba!

Bannaddiini ku kyalo Kikyusa mu disitulikiti y’e Luweero beeraliikirivu olw’abawangulwa mu kalulu abatakyayagala kusabira mu masinzizo ge gamu n’abaabawangula.Bibadde ku mukolo ogutegekeddwa bannakibiina kya NRM okwebaza abaayitamu mu kalulu.

Abakristaayo beeraliikirivu olw'abantu abawaangulwa mu kalulu abatakyayagala kusaba!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Bakristaayo
Kalulu
Kuwangulwa