Vidiyo

Omuwendo gw'abawala abafuna embuto nga tebanneetuuka gweraliikirizza abeebyobulamu!

Omuwendo abakyala kwe bazaalira mu disitulikiti y'e Bugiri gweraliikirizza abasawo n'abakulembeze, mu kitundu kino kumpi buli mukazi gw'olaba ali lubuto nga n'ekyennyamiza abasinga baana bato. Abasawo bagamba nti abakyala baagaana okwettanira enkola ya ffamire ppulaaningi nga batya okufiirwa obufumbo.

Omuwendo gw'abawala abafuna embuto nga tebanneetuuka gweraliikirizza abeebyobulamu!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Bawala
Mbuto
Kufuna
Bulamu