Vidiyo

Abaana ba ppulayimale 4 bafudde oluvannyuma lw'okulya ebigambibwa okuba obutwala mu micungwa gye baagabanye

Poliisi etandise okunoonyereza ku bayizi bana abaafudde oluvannyuma lw’okulya omucungwa ogugambibwa okubaamu obutwa. Bino bibadde ku ssomero lya Ta-Aliim Primary School e Kisaasi ng’omukulu waalyo mu kiseera kino akwatiddwa.

Abaana ba ppulayimale 4 bafudde oluvannyuma lw'okulya ebigambibwa okuba obutwala mu micungwa gye baagabanye
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Musasi Bukedde
Baana
Kisaasi
Pulayimale
Bayizi
Kulya