Ebbago ku tteeka erironda akulira oludda oluvuganya Gavumenti izziddwa mu kakiiko k’ebyamateeka
Kyaddaaki omubaka wa Buyaga West County, Denis Namara ayanjulidde palamenti ebbago ly'ennongoosereza mu tteeka erifuga palamenti mw'ayagalira okukyusaamu mu ngeri akulira oludda oluwabula gavumenti gy'alondebwamu
Ebbago ku tteeka erironda akulira oludda oluvuganya Gavumenti izziddwa mu kakiiko k’ebyamateeka