Vidiyo

Abaagala okwenogera ku nsimbi baakweyiwa mu musomo gwa Pakasa Forum ku Lwomukaaga lwa wiiki ejja

Abalina bizinensi ez’amaanyi boogedde okukakasa nga bwe bagenda okwetaba mu musomo gwa Pakasa Forum 2026 ogugenda okubeerawo ku Lwomukaaga olujja ku bbanguliro  ery’ekitongole ki Enterprise Uganda e Butabika mu gombolola y'e Nakawa. Omusomo guno gutegekebwa kkampuni ya Vision Group.

Abaagala okwenogera ku nsimbi baakweyiwa mu musomo gwa Pakasa Forum ku Lwomukaaga lwa wiiki ejja
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Pakasa
Forum
Nsimbi
Ssente
Bizinensi